MASIKI EZITANGAALA: Ziizino eziyamba abakozesa olulimi lw’obubonero
Wabaddewo okusoomooza eri ba kiggala olwa masiki eziriwo kati okutangira Covid okuba nga tezibasobozesa kugyayo bulungi lulimi lwe bakozesa. Ogenda kulaba Juliet Namujju ow’e Mpigi atandise okuyiiya masiki mu buveera era nga oli bw’agyambala omumwa gwe osigala ogulaba bulungi