EMPAKA ZA NETBALL: Aba She Cranes beetegekera South Africa
Ttimu y’eggwanga eya Netball etandise okutendekebwa mu kisawe e Lugogo nga yeetegekera okwegezaamu neginnaayo eya South Africa omwezi ogujja mu kibuga Cape town. Ttiimu zombi za kuzannya enzannya ssatu ate oluvanyuma Uganda esembyeyo Nambia nga tennadda ku butaka.