EBISALE BY’ESSOMERO: E Mukono eriyo abalinnyisizza fiizi
Wabuluseewo okwemulugunya mu bazadde abamu mu bitundu by'e Mukono olwamassomero naddala agalina akakwate ne kkanisa okulinyisa Fiizi nga abaana boolekedde okuddamu okusoma. Ekanisa e Mukono eveddeyo netangaaza ku nsonga zino