Bibiino ebiviirako abaakazaala okuvaamu omusaayi omungi | OBULAMU TTOOKE
Waliwo abakyala abatera okuvaamu omusaayi omungi amangu ddala nga bakazaala. Okusinziira ku bakugu embeera eno eyinza okuviirako omukyala okuzirika n’oluusi okuyitirayo. Kati abakugu boogedde ku mbeera eno n’engeri y’okugyewala.