BBAASI MU KAMPALA: Aba KCCA basiibye mu kafubo, 1,000 za kuyungibwa kuno
Abakulu mu KCCA batubuulidde nti bbaasi 1,000 zigenda kukolebwa aba kkampuni ya Metu Bus Services mu bbanga lya myaka ebiri nga bbaasi zino zisuubirwa okuyamba okuwewula ku by’entambula mu Kampala. Gavumenti yakoze endagaano ne kkampuni eno ku kino. Bbaasi za kuyingirwa e Namanve okumpi n’e Kampala ne Kasese