Abalonzi b’akamyufu e Ntebe tebajjumbidde kulonda, eby'okwerinda bibadde binywevu
Okulonda mu kibuga ky’e Ntebe nayo kutandise kikeerezi, newankubadde abalonzi baakedde okutuuka mu bifo awalonderwa.Tukitegedde nti okwewala obuvuyo, amaggye ne poliisi bisiibye bitevuunya mu kibuga kyonna.