Abajaasi abawerera ddala 1828 bebasibuddwa okwolekera eggwanga kya Somalia okwetaba mu kukuuma emirembe
Amyuka omuduumizi wamagye ga UPDF Lt Gen Wilson Mbadi yasiibudde abajaasi bano mu ttendekero lyamagye erya Singo peace support operations center mu distulikiti ye Nkaseke.