Omwana yetaaga ku kyusibwa kibumba: Abazadde be basaba buyambi
Abazadde batubidde n’omwana wabwe eyalwala ekibumba nga kati yetaaga kulongoosebwa.
Bano basindikiddwa mu ggwanga lya Buyindi omwana agyibwemu ekibumba bamuteekemu ekirala.
Mukiseera kino betaaga ensimbi eziri eyo mu bukadde 200.