Okuwandiisa abaserikale ba poliisi: Mu bitundu bya Buganda tekunajjumbirwa
Kizze kizuulibwa nga abavubuka mu bitundu bya Buganda bwebatettanide nyo kwewandiisa kuyingira mu bitongole ebikuuma ddembe.
Kino era kyongedde kweyoleka mu kuwandiisa abapoliisi okugenda mu maaso mu ggwanga. Abakulu mu poliisi bakubiriza abazadde n’abavubuka naddala mu Buganda okujjumbira enteekateeka eno.
Bano olwaleero babadde mu bitundu by’e Masaka.