Okulwanyisa sirimu: Kati omuntu osobola okwekeberera awaka
Gav’t ettongoza enkola y’omuntu y’okwekebera akawuka ka siriimu wonna wabeera.
Enteekateeka eno yemu kwezo ezireeteddwa okulaba nga akawuka ka siriimu kalinyibwa ku nfeete - Mu bubaka bwa pulezidenti asabye bannayuganda obutapondooka mu lutalo lw’okulwanyisa akawuka kasobole okumalibwawo wegunaakonera omwaka gwa 2030.