Mu yiiga okuyiiya katulabe ab'oluganda abakola make-up wa firimu
Eri abalabi ba firimu naddala ez’abazungu muzze mulaba abazanyi nga balabika ng’abagudde ku bubenje, abakadde kko nengeri endala.
Okukola kino abazanyi waliwo byebasiigibwa okukyusa endabika yaabwe okujjayo obulungi ekifaananyi ekiba kyogerwako.
Leero mu Yiga okuyiiiya tugenda kulaba omukyala Sylviah Namutebi nga ono akola gwa kukola Make up ku bazanya firimu