Omubalirizi w’ebintu bya gavumenti Gilbert Kerimundu yeegaanye okukkiriza obuwumbi obusoba mu 500 okuliyirirwa abantu abagamba okuba n’obwanannyini ku njazi eziri mu ttaka awazimbibwa daamu y’e Isimba e Kayunga.
Kermundu alumiriza Moses Magara ofiisa mu wofiisi ye okwekobaana ne bofiisa mu minisitule evunaanyizibwa ku bugagga obw’ensibo okukola alipoota eraga nti kisaanidde