Munnamateeka Fred Muwema ategezeza akakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku by’enfuna nga mu kiseera kino bwewatali tteeka lirungamya nkola ya Mobile Money era nga kuba kumenya mateeka okuteekawo omusolo gwona ku Mobile money .
Muwema ategezeza akakiiko ng’amateeka agaliwo bwegawa banka zoka olukusa okutereka, okuwola n’okuwereza ensimbi era ng’akampuni z’amassimu okwetaba mu nkola ngo kuba kumenya matteeka.