menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 days 11 hours ago
395 Views

Share this story

Ekiragiro kya kkooti ku LC: Waliwo abagala okuzira okulonda e Iganga ne Busia
Bano batubulidde nti akalulu babadde bakataddemu ensimbi nyingi n'ebiseera.

Abeesimbyewo okuvuganya ku bukiiko by'ebyalo n’obwa bakyala, bakukulumidde kkooti olw'okuyimiriza okulonda.

Bano batubulidde nti akalulu babadde bataddemu ensimbi nyingi n'ebiseera, kale ng'okukongezaayo kyakubakosa nnyo.

Olunaku lw'eggulo kkooti enkulu e Jinja ne Kampala zayisiza ebiragiro ebiyimiriza okulonda kuno,olwabayizi ba senior y'omukaaga neyokuna nganabamu balonzi okuba nga bakola bibuuzo.