menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
306 Views

Share this story

Okujjanjaba kookolo: Ab’ebyobulamu bagamba temweyibaala na kyuma kipya
Ssaabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasawa ki Uganda Medical Workers Association agamba nti minisitule erina okuteeka amaanyi mu kutendeka abasawo abanakozesa ekyuma kino

Minisitule y’ebyobulamu ewadde abantu amagezi okwekebeza kookolo era baleme kweyibaala olw’ekyuma ekikozesebwa mu kujjanjaba ekirwadde kino ekyatuuse mu ggwanga gyebuvuddeko

Diana Atwine omuwandiisi owenkalakkalira mu minisitule eno agamba nti ekyuma kino kyakujjanjaba abantu abiri olunaku ekijja okuyamba ennyo mu kwanguya empeereza eri abalwadde ba Kookolo

Wabula ssaabawandiisi w’ekibiina ekigatta abasawa ki Uganda Medical Workers Association agamba nti minisitule erina okuteeka amaanyi mu kutendeka abasawo abanakozesa ekyuma kino