menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 1 day ago
197 Views

Share this story

Enkaayana ku ttaka: Waliwo abalumiriza Kasirye Ggwanga okubookera tractor
Etakka eryavuddeko embeteza liweza yiika ezisoba mu bbiri nga yo tractor eyayokeddwa ebalirirwamu obukadde bwa silingi 200.

Poliisi mu bitundu bye Lubowa ku luguudo lw’Entebe etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti munnamagye Brigadier Kasirye Ggwanga aliko enkayaana z’ettaka zeyeenyigiddemu erudda eyo n’atuuka n’okukola efujjo ku beyasanzeeyo.

Kigambibwa nti olunnaku lw’eggulo Kasirye ono yalumbye abantu ababadde bawereeddwa omulimu gw’okusenda ettaka eryogerwako era okukakkana nga ayokyezza tractor gye baabadde beyambisa.

Etakka eryavuddeko embeteza liweza yiika ezisoba mu bbiri nga yo tractor eyayokeddwa ebalirirwamu obukadde bwa silingi 200.