menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
2,885 Views

Share this story

EKOMO KU MYAKA: Gen. Muhoozi, Kayihura nne Ssaabaminista Rugunda besooze akafubo nne sipika Kadaga ku palamenti
Kayihura etegeezezza nga bwamaze okufuna amawulire okuva mu bebyokwerinda nga abawakanya ebbago ku myaka bwebatekateeka okutabulatabula entuula za palamenti .

Ssaabaminisita Dr Ruhakana Rungunda  , omuduumizi w’amagye  Gen David Muhoozi nadduumira poliisi Gen Kale Kaihura beebamu ku babaddeko mu kafubo ne sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga , nga palamenti eri mu ketereekerero k’okufuna alipoota ku kuggya ekkomo ku myaka , esuubirwa okwanjibwa olunaku lwenkya .

Kayihura etegeezezza nga bwamaze okufuna amawulire okuva mu bebyokwerinda nga abawakanya ebbago ku myaka bwebatekateeka okutabulatabula entuula za palamenti .

Bbo ababaka  munaana ku ludda oluvuganya gavumenti n’aba NRM nga bakukakiiko  ka palamenti akebyamatteeka abawakanya ebbago lino bategeezezza nga bwebagenda okuvaayo ne alipoota eyabwe