menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 weeks 21 hours ago
3,632 Views

Share this story

Ennyiike e Kayunga nga babiri ku bayizi ba Ndejje SS abaafiiridde mu kabenje baziikibbwa
Omukubazadde bomukubayizi ba Ndejje SS abafiridde mu kabenjje olunaku lwegulo basambaze ebizze biyitingana nti bebawadde omwana Vincent Male e motooka mwebafiridde.

Vincent Male yemuvubuka alabibwa mu katambi akasasanye kumikutu gyantanenti olunaku lwajjo, nga avuga bane okwolekera ku somero lyabwe erye Ndejje okukima ebigezo byabwe.Okusinzira ku mama womugenzi omuto, omwana onono yayitidewagulu mu begezo byasiniya eyokuna, nga okuva bwebyafuluma abade akanda mama we okugenda ku somero okubyekimira.

 

Wabula ekyewunyisa mama womwana ono nga ye Town clerk wa Kasangati, yayise ku kabenjje kano amangudala nga kagwawo.

Taata womwana ono mukwogera kwe asambaze ekibanenyezebwa nti bebawadde omwana onono e motooka.

Bano bagamba nabo bakyebuza omwana wabwe gyeyakukunudde emotooka eyavudeko okuva kwe.

 

Abamu ku bogezi bavumiridde abantu abasalidde abaana bank Ababa omusango.

 

Abalala omusango bagusalidde abantu abalabye abaana bano nebatabawabula.

 

Omwana omulala azikidwa mu disitukiti ye Luwero, nga owokusatu waguzikirwa nkya.Omu kubaana banoeyabadde atudde mu maaso gemotooka eno ku muuto gwomusabaze ali mudwaliro e Nakasero nga mbeera yye ekyali mbi.