menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
442 Views

Share this story

Wabaluseewo ebbula ly’eddagala ly'okulwanyisa siriimu olw’enkola empya
Ab’ekitongole ki National Medical stores bakkirizza nti ebbula lino weriri wabula n’ebasaba abakulira amalwaliro okusaba eddagala mu budde

Wabaluseewo ebbula ly’eddagala eriweweeza mukenenya mu malwaliro agatali gamu oluvannyuma lw’obwetaavu bwalyo okweyongera olw’enkola ya Test and Treat gavumenti gyeyatongoza omwaka oguwedde

Mu nkola eno omuntu bwakeberwa nasangibwa nakawuka ka mukenenya, atandika okuweebwa eddagala mbagirawo.

Ab’ekitongole ki National Medical stores bakkirizza nti ebbula lino weriri wabula n’ebasaba abakulira amalwaliro okusaba eddagala mu budde