menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
1,187 Views

Share this story

Muve ku nguudo: Beti Kamya alagidde abatembeeyi
Abatembeyi okweyiiwa ku ngudo kyadirira okufa kw’omutembeyi Olivia Basemera eyali agobwa aba KCCA nagwa mumwala.

Minisita wa Kampala Betty Kamya ayisiiza ekiragiro ekiragira abatembeeyi okwamuka  enguudo z’omukampala  nga amateeka teganabakwata.

Abatembeyi okweyiiwa ku ngudo kyadirira okufa kw’omutembeyi Olivia Basemera eyali agobwa aba KCCA nagwa mumwala.

Abaserikale ba KCCA bwebatyo bayimiriza ku bikwekweto byabye mu kibuga , nga batya nti oba olyaow wayinza okubaawo okuwoolera eggwanga.

Kino kyawadde abatembeeyi ekyanya okudda ku nguudo.