menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 month 1 week ago
1,210 Views

Share this story

Abazadde babiri bakwatiddwa ku byokutulugunya mutabani wabwe
Omuvubuka ono nnyina tali waka naye nga Kitaaawe yawasa omukyala omulala.

Poliisi e Mubende eriko abazadde beekutte ku byekuusa ku byokutulugunya omuvubuka ow’emyaka ekkumi n’omwenda.

 

Omuvubuka ono nnyina tali waka naye nga Kitaaawe yawasa omukyala omulala.

Kigambibwa nti yalwala natatwalibwa mu ddwaliro, era nga nemmere kumpi tebamuwa, nga bwebatadde nokumukuba, nga ekyabagye  abantu enviiri ku mutwe, gemazzi agamwokeza olubuto, naye nga bagamba bakaddebe bakirinamu omukono.

 

Wabuta tubategeeza nti owemeeme embi ebifaananyi bino bibeere wala.