menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 day ago
394 Views
Ekikwekweto ku mbwa e Masaka: Baggyeyo entuula n’amafumu okuziyigga

Abatuuze b’e Mpugwe e Masaka bakoze ekikwekweto ku Mbwa ezibadde zefudde bereejje ku kyalo kyabwe.

Bano bakutte amafumu n’entuula nga buli w’ebasanga embwa tebawona.

Kino kidiridde ebwa okuluma abaana 2 nga kati bakyali ku bitanda mu Ddwaliro e Masaka.