Agambibwa okutta muganzi we akwatiddwa: Agamba yamufunira ku yintaneti
Poliisi y’e Gganda nga eyambibwako ey’e Nansana ekutte omuvubuka Daniel Ssematimba nga kigambibwa nti yakakkana ku muganzi we n’amutta.
Kigambibwa nti omuwala yamufunira ku mutimbagano nga bwebafunye obutakkaanya n’amutta